Share

Akabenje Kulw’e Masaka Mbarara

DDEREEVA n’abafamire basatu bafiiridde mu kabenje ddekabusa akagudde ku kyalo Nkalwe ku luguudo oluva e Masaka okudda e Mbarara.

Akabenje kano kaguddewo enkya yaleero ng’obudde busasana era abantu abalala kkumi balumiziddwa byansusso. Wabula kigambibwa ti abaddukirize mukifo kyokuyamba abagudde ku kabenje ate baze mukunyagulula.

Leave a Comment