Share

Ab’eKampala Baakoze Batya?

Okusinziira mu buvudde mu bigezo olwaleero, abayizi basinze kugwa Luzungu na kubala.
Kino bagamba nti kivudde ku bayizi kulemwa kwetegereza bibuuzo ng’abasinga ebibasomesebwa babikwata Bukusu, bwe bitajja mu bigezo olwo ne bagwa.
Wadde nga enkola ya bonna basome ekyalimu ebibulamu naye omuwendo gwabaana bamasomero gano gukyali munene eranga gweyongera okulinya. Ku bayizi 466,235 bebaasomera mu bonna basome ate abayizi 179,955 bebamasomero gwobanayini.

Leave a Comment