Share

Ab’e Nakaseke Baweereddwa Ensingo

Ekyeeya ekibadde kimazze kyenkana ebbanga lya myaka 3 era nga enkuba ebadde ya kekwa, kisatizza ababaka n’abakulembeze mu district ye Nakaseke ekirese nga kikosezza abantu babwe ebitagambika.
Abantu be Nakaseke babadde baweddemu essubi anti nensimbi zebabadde bafunawo zibadde zigweera mu kugula mmere , amazzi nga ekiseera kyokusiga bwekituuse babadde tebakyalina kebasigazizza ekintu ekyelalikiriza ababakulembeeze.

Leave a Comment