Share

Abavuganya bawakanya okuyiggibwa

Akulira oludda oluvuganya gavumenti mu Paalamenti Betty Aol Ochan alangiridde nga ababaka abavuganya gavumenti bonna bwebagenda okwegumba era basule mu paalimenti nga bawakanya obulumbaganyi obuzze bukolebwa ku babaka ba paalamenti abamu.

akulira abavuganya mu paalimenti Betty Ochan nebaane bagamba nti kino kiddiridde omubaka w’e Bukonzo west Artikens Katushabe okulumbibwa bamukwata mundu kwosa nomubaka omulala e karamoja naye motoka ye okukubibwa amasasi agemirundi etaano.

Leave a Comment