Share

Abatta Nagirinya Baafuna Akakadde Kamu

#NBSUpdates #NBSAmasengejje
Ekitongole ky’amagye ekikessi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango ki CMI nga kiri wamu ne poliisi kisiibye kitambula n’abasajja ababiri abateeberezebwa okwenyigira mu kutta omugenzi Maria Naggirinya ne dereeva we Ronald Kitayimbwa omwezi oguwedde. Bano batuuseeko mu bitundu by’e Nateete, abatemu okubalaga webagambibwa okusuula essimu z’abagenzi. Oluvannyuma bano beeyongeddeyo e Bulenga. Omu ku bakwate akkirizza nti ddala yeyatta abagenzi, ekyongedde okutiisa abatuuze b’e Nateete.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment