Share

Abatemu Bazeemu okulumba

#NBSUpdates #NBSAmasengejje
Obunkenke bweyongedde ku kyalo Wabigalo mu disitulikiti y’e Nakasongola olw’abatemu okuddamu okubalumba ne batta abantu abalala babiri mu kiro ekikeesezza olwaleero.

Ekikangabwa kino kyewuunyisizza poliisi kuba ettemu ligenda okubaawo ng’abateeberezebwa okukulira abatemu bano batemeza mabega wa mitayimbwa.

Leave a Comment