Share

Abasuubula Ebyennyanja Basobeddwa

Abasuubuzi b’ebyennyanja ku mwalo gw’ e Kasenyi mu Town Council y’eKatabi e Wakiso gebakaaba gebakomba nga bagamba nti batuuse okubulwa gyebaggya eky’okulya oluvannyuma lwakampuni ennene OKWEZZA omulimu gwaabwe nga nebyenyanja byebalina kati bagala babiguze omuntu omu.

Leave a Comment