Share

Abasoba mu Mutwalo Bakusengulwa e Busaabala

Gavumenti emalirizza enteekateeka ez’okuliyirira abatuuze b’e Kyamula, Salaama ne Busaabala abagenda okuyitwamu oluguudo olupya.
Abakungu b’ekitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo ekya UNRA bakedde kusisisinkana abatuuze b’e Kyamula abagenda okusengulwa wayitewo oluguudo lwa Kampala Jinja express way
Abatuuze basoose kwemulugunya nti UNRA yabalaalika dda nga bwegenda okubasengula abamu ne bava ne mu nju zaabwe naye tewali kyali kibaddewo.

Leave a Comment