Share

Abasawo ba KCCA beeyagala nga bulago bwa nkoko, Ggwe abeera ku kibuga tolwala ku wiikendi

Newankubadde gavumenti egezezaako okubunya amalwaliro mu bitundu by’egwanga eby’enjawulo, bannauganda bakyakalubirizibwa okufuna obujanjabi. Kizuuliddwa ng’Abasawo abakola mu malwaliro agasinga mu kibuga, woodi baziggala nebagenda okwecakalira, olwo abalwadde nebakokomalira ku mbalaza z’amalwaliro.

Leave a Comment