Share

Abantu abenjawulo bakyasiyagguka engendo okuyingira e kibuga Kampala

Abantu abenjawulo bakyasiyagguka engendo okuyingira e kibuga Kampala newankubadde emirimu egisinga okukungaana abantu mu ki buga gy’ayimirizibwa mu kaweefube w’okutangira COVID-19
Bangi ku bantu abali mu kibuga bagamba, bakulubiriziddwa nnyo mu by’okulya: Kayonga Paul, y’alondodde embeera eri mu kibuga.

Leave a Comment