Share

Abanene Mu Poliisi Bali Mu Lusirika

#NBSUpdates #NBSAmasengejje

kuvumirira Poliisi olutatadde olwenkola yaayo eyemirimu kisutudde abanene abokuntiko abajitwala muggwanga lyona nebagenda e Jinja okwegeyaana batya bwebanatereza ekifananyi kya poliisi.
olukunghaana luno olunamala enaku bbiri lwayitiddwa minista wensonga zomunda Gen. Jeje Odongo nga lwetabiddwamu abakulira ebitongole ebyenjawulo mu poliisi.
Ono agamba ebintu Pulezidenti Museveni byeyemugulugunyaako gyebuvuddeko byakuteebwa kumwanjo enaku ebbiri zebanamala e Jinja nga bakubaganya ebirowoozo.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment