Share

Abalimi B’amajaani Baloopye

Abalimi b’AMAJAANI MU bitundu by’e Kigezi baloopedde minister webyobusuubuzi Amelia KYAMBADDE nga gavumenti bwetabawadde bikozesebwa okulima obulungi amajaani ekikonzibizza okulima amajaani mu kitundu nga kati n’amakolero tegalina majaani gamala.

Minister Amelia Kyambadde alambudde ekitundu kyonna ekye Kigezi okwetegereza embeera y’obulimi bwamajaani mpozzi nengeri obusuubuzi gyebutambulamu.

Leave a Comment