Share

Abalimi Ba Vanilla Bino Mubyekaanye, Tomala Gawulula Biroowa Ebikyali Ebito

#Vanilla #NBSUpdates #NBSAmasengejje
Gavumenti efunvubidde ku kutumbula omutindo gwa vanilla abalimi gwebateeka ku katale.
Minisita omubeezi ow’ebyobulimi Christopher Kibazanga agamba abalimi basusse okunoga vanilla ng’akyali muto olwo nebattattana ekifaananyi kya Uganda ebweru w’eggwanga vanilla y’omu gy’atundibwa.
Gavt b’werabye guli gutyo n’eteekawo olwa 15 June ng’abalimi ba vanilla lwebalina okutandika olukungula olusooka ate baddemu nga 15 of December.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment