Share

Abakyala Bakukulumidde Pulezidenti Museveni e Masajja

Abakyala B’e Masajja mu disitulikiti y’e Wakiso bakulumidde omukulembeze wa Uganda YK Museveni olwokubasulirira n’okubasuubizanga ssente zebatalabangako
Abakyala bano nga beegattira mu kibiina kya Masajja Kibira Womens group bagamba bo tebasammukirwangako wadde ekikumi kya ssente pulezidentinzaasuubiza okuwa abakyala beekulaakulanye

Leave a Comment