Share

Abakungu okuva mu maka gw’obwapulezidenti bakunyiza abasawo mu ddwaliro ekkulu e Jinja lwa bubbi

Abakungu okuva mu maka gw’obwapulezidenti bakunyiza abasawo mu ddwaliro ekkulu e Jinja lwa bubbi namivuyo ebimaamidde eddwaliro lino.

Bano nga bakulemberwa akulira ekitongole ekirondoola ebyobulamu ekimanyiddwa nga health monitoring unit Dr Jackson Ojera baakumala ennaku ttaano nga beetegereza embeera mu ddwaliro lino omuli empereza, embalira, n’engeri eddagala gyerigabibwamu.

Don’t forget to Subscribe to Our Channel

For more news visit http://nbs.ug/

Follow us on Twitter https://twitter.com/nbstv

Like our Facebook page https://www.facebook.com/nbstelevision/

Live stream on http://nbs.ug/live/

Leave a Comment