Share

Abakozi e Makerere Basattira Nate

Abaddukanya ebibiina ebitaba abakozi ku ssetendekero Makerere wansi w’ekibiina ekimanyiddwa nga the Convocation of Makerere Unibersity Staff associations, bakiriziganyizza nga bwewaliwo obwetaavu obwa amangu okutuula n’akakiiko akaddukanya Makerere okulala entoto kungeri gyebayinza okuganjoola ebisobye mu nkola y’emirimu gyabwe ekiviirako nebanaabwe 45 okugobwa gyebuvuddeko mu ngeri abamu gyebagamba nti tetegeerekeka.
Okutuuka kunzikiriza eno, babadde mu lukiiko olwamangu oluyitiddwa ssentebe wabwe Dr. Tanga Odoi okuteleeza ebyasoba.

Don’t forget to Subscribe to Our Channel

For more news visit http://nbs.ug/

Follow us on Twitter https://twitter.com/nbstv

Like our Facebook page https://www.facebook.com/nbstelevision/

Live stream on http://nbs.ug/live/

Leave a Comment