Share

Abagambibwa Okutta Kaweesi Bazzeeyo e Luzira

#NBSUpdates #NBSAmasengejje

Abasajja abalala basatu abali mu kuwerennemba n’ogw’okutta eyali omugenzi Andrew Felix Kaweesi, nabo olwa leero basimbiddwa mu kkooti e Nabaweru. Bano omulamuzi abasindise ku alimanda e Luzira. Bino bwebibadde bigenda mu maaso, Kkooti ebadde yeebunguluddwa poliisi eyigga abatujju, abaserikale b’amakomera, abalala ababadde mu ngoye ezabulijjo n’eggye ekkuuma byalo.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment