Share

Ababaka Ebya Nalufenya Babitide

Ababaka abatuula ku kakiiko akakola ku ddembe ly’obuntu bali mu kutya, oluvannyuma lwa sipiika Kadaga okulagira ekakiiko kano kanoonyereze ku kkomera ly’e Nalufenya erifuuse akattiro nga bwebifuluma mu mawulire.

Ekitiisa ababaka yeengeri gyebagenda okuggusamu eddimu eryabatikkiddwa mu mbeera eyoobunkenke eriwo.

Mu buufu bwebumu, Sipika Kadaga alangiridde nga paalimenti bwegenda okuteesa ku nsonga za Nalufenya n’okutulugunyizibwa kwonna wiiki ejja ku lwokubiri era n’alagira minisita wensonga z’omunda mu ggwanga okwetegeka abeeko kyagamba eggwanga ku lunaku olwo.

Sam ibanda mugabi abadde mu palamenti ela yabilina

Leave a Comment