Share

Ababaka Baakuweebwa Obukuumi, Ate Abalonzi?

Ebbaluwa president Museveni gyeyawandiikidde minisitry y’ebyensimbi ng’eragira okugulira abakaka emmotoka z’amagye ezitayitamu masasi n’okubawaaba abajaasi ba mutasubwa eyogezza Bannayuganda ebikankana.

Abamu ku babaka ba paalamenti bagamba nti kiringa ekigendererwa okubakyayisa abalonzi baabwe nga bagamba nti bayinza okugamba nti beerowoozaako bokka.

Leave a Comment