Share

Ababaka ba NRM Baanyoomodde Paalamenti, Sipiika Kadaga Waliwo Ebimunyiiza

Sipiika wa Paalamenti Rebecca Alitwala Kadaga atabukiidde akabondo kababaka ba paalamenti aka NRM olwokuyisa olugayu mu paalamenti yeggwanga nebetutunkiriza okusalwo kunsonga ze makerere ate nga bakimanyi bulungi nti ensonga zili mu kakiiko kebyenjigiriza aka parliament
Kadaga yelayiridde obutakiriza katemba wa NRM kunafuya kitibwa kya paalamenti

Leave a Comment