Share

Abaava e China baafuuka babbi, Ebyewunyisa biri wano!!

Abakuuma ddembe abazambalidde kumabega ng’enswa nebazingako ekifo okujjayo abateberezebwa okuba abalwadde ba covid 19, kibabuseeko bwe basanze ng’abachina abajja kuno ng aba Invesita bakola gwakubba banayuganda.

Poliisi ezudde kafunkunaali mu kifo kino omubadde n’ebintu ebyajibwa ku bisolo eby’omunsiko, saako amassimu agabadde mu mannya gabanayuganda.

Leave a Comment