Share

Abaana Basussizza Okufuna Embuto

Omuwendo gw’abaana abafuna embuto nga tebanneetuuka gweyongedde nnyo nga kati embeera eno efuuse ya bulijjo mu kitundu kya Westnile kumpi buli gwekitwatako yeesuuliddeyo gwa nnaggamba, abazadde bangi tebakyagamba ku baana baabwe.

Kyoka ekisinga okwenyamiza nti waliwo nabamu ku bakulembeeze abagamba nti ewabwe omwana atanaba kwetuuka okufuna olubuto tekikola mawulire kuba obuwangwa bukiriza.

Leave a Comment