Share

Aba Gavumenti Y’abantu Basitudde Enkundi, Baagala Kuwabira Museveni N’abali Mu Gavt

Waliwo ekibinja kya Bannayuganda baweze okukuba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu kkooti y’ensi yonna avunaanibwe ogwa Naggomola olwa byebayise ebikorwa ebityoboola eddembe ly’obuntu ebyeyolekedde mu gavumenti ye.
Gavumenti bw’ebiwulidde ebatemye akakule n’ebagmba nti balemereddwa okumatiza Bannayuganda okubakwasa obuyinza nga bayitira mu kalulu.

Leave a Comment